EBIPYA bizuuse ku nfa y’omuwala Martha Murari Ahumuza 23, eyafiira mu bbaala ya Mezo Noir Bar e Kololo mu Kampala gye yali agenze okucakalira.
OMUYIMBI David Lutalo alagidde abamugeegeenya okukikomya.
EKITONGOLE ky’amasannyalaze ekya UEDCL kifulumizza emiwendo emipya, egigenda okusasulwa bakasitoma, nga kiddiridde UMEME okuvaawo gye buvuddeko.
Abakozi ba gavumenti abasoba mu 3,200 bebaganye okwanjulira Kaliisoliiso eby’obugagga byabwe.
Poliisi y’e Lwengo ekutte n’eggalira taata gwe twakulaze ku mawulire gaffe nga mukyala we n’abatuuze bamulumiriza okuba ng'alina ky'amanyi ku kubula kw'abaana be babiri abamaze omwezi mulamba nga ...
Dr. Isaac Kakooza Musago, omusawo omukugu mu kujjanjabisa dduyiro (Physiotherapist) akolera ku Mobile Phyzio e Kansanga, agamba nti, teri kusannyalala kuva mu binaabiro wabula embeera y’okusannyaalala ...
Endya ennungi nga weeyunire emmere ey’obutonde eteekeddwateekeddwa obulungi awatali kugikyusakyusa oba okusiikasiika n’okupakirwa mu mikebe, eraweewale n’ebyamasavu.
ABAMU ku bannabyabufuzi abagamba nti ba NUP, bawandiisizza ekibiina kye batuumye People Power Front (PPF) ne bawandiisa n’ekigambo ekyo ng’ekyabwe mu mateeka.
OMUBAKA omukyala owa disitulikit y'e Wakiso, Betty Ethel Naluyima adduukiridde abalwadde ba sukaali mu ddwaliro lya Ntebe Referral Hospital n’abalagira okukola dduyiro kubanga nakyo kiyambako nnyo mu ...
KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awadde obukulembeze bw’ekibiina kya National Unity Platform amagezi nti bwe beesanga nga balina ekibaluma mu ntambuza y’emirimu e Mmengo bamutuukirire ...
Ebyaliwo abinyumya abidding'ana olw'amasannyalaze agaaliwo kubanga Ssaabasajja yalina 'amaanyi' nga bavunnama buvunnami ...
PULEZIDENTI Yoweri Museveni alonze Arthur Mugyenyi okukulira ekitongole ekikessi munda mu ggwanga ekya ISO ng’asikira Brigadier Charles Oluka eyafa ku nkomerero ya January w’omwaka guno ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results