Omuyizi eyakubiddwa abasomesa embooka ezaamuviiriddeko okufuna amabwa ku butuuliro akwasizza abasomesa bana. Abasomesa bana okuva kussomero lya St Victor SS erisangibwa ku kyalo Katara mu ggombolola y ...
Dr. Isaac Kakooza Musago, omusawo omukugu mu kujjanjabisa dduyiro (Physiotherapist) akolera ku Mobile Phyzio e Kansanga, agamba nti, teri kusannyalala kuva mu binaabiro wabula embeera y’okusannyaalala ...
Endya ennungi nga weeyunire emmere ey’obutonde eteekeddwateekeddwa obulungi awatali kugikyusakyusa oba okusiikasiika n’okupakirwa mu mikebe, eraweewale n’ebyamasavu.
Ebyaliwo abinyumya abidding'ana olw'amasannyalaze agaaliwo kubanga Ssaabasajja yalina 'amaanyi' nga bavunnama buvunnami ...
OLUTALO lwa pulezidenti wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine, n’omubaka wa Nyendo - Mukungwe, Mathias Mpuuga terunnaggwa.
MUNNAMATTEEKA Luyimbaazi Nalukoola, eyayita ku lugwanyu okufuuka ‘Musomogwalema’, kati ab’e Kawempe North gwe batunuulidde okubasomosa ebizibu ebibatawaanya.
Omuyimbi Martha Mukisa, omwaka guno yaguyingira bulungi era kati ku mannya g’alina, baamuwadde n’erya ‘Maama Tusuubira’.
EMIJOOZI gy’okuddukiramu emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka ag’emyaka 70 gitunda nga keeki eyokya. Ku Mmande, Aba Umasco General Ventures Limited e Makerere Kavule ne Friends Unisex Saloon e Nabbingo ...
ABASAJJA bataano abagambibwa okubeera mu kabinja ka batujju aka ADF basindikiddwa mu kkooti enkulu ewozesa emisango gya bakalintalo okutandika okuwerennemba n'emusanga egibavunaanibwa.. ABASAJJA ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results