Omuyizi eyakubiddwa abasomesa embooka ezaamuviiriddeko okufuna amabwa ku butuuliro akwasizza abasomesa bana. Abasomesa bana okuva kussomero lya St Victor SS erisangibwa ku kyalo Katara mu ggombolola y ...
Endya ennungi nga weeyunire emmere ey’obutonde eteekeddwateekeddwa obulungi awatali kugikyusakyusa oba okusiikasiika n’okupakirwa mu mikebe, eraweewale n’ebyamasavu.
Dr. Isaac Kakooza Musago, omusawo omukugu mu kujjanjabisa dduyiro (Physiotherapist) akolera ku Mobile Phyzio e Kansanga, agamba nti, teri kusannyalala kuva mu binaabiro wabula embeera y’okusannyaalala ...
Ebyaliwo abinyumya abidding'ana olw'amasannyalaze agaaliwo kubanga Ssaabasajja yalina 'amaanyi' nga bavunnama buvunnami ...
OLUTALO lwa pulezidenti wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine, n’omubaka wa Nyendo - Mukungwe, Mathias Mpuuga terunnaggwa.
MUNNAMATTEEKA Luyimbaazi Nalukoola, eyayita ku lugwanyu okufuuka ‘Musomogwalema’, kati ab’e Kawempe North gwe batunuulidde okubasomosa ebizibu ebibatawaanya.
EMIJOOZI gy’okuddukiramu emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka ag’emyaka 70 gitunda nga keeki eyokya. Ku Mmande, Aba Umasco General Ventures Limited e Makerere Kavule ne Friends Unisex Saloon e Nabbingo ...
Omuyimbi Martha Mukisa, omwaka guno yaguyingira bulungi era kati ku mannya g’alina, baamuwadde n’erya ‘Maama Tusuubira’.
ABANTU basatu bebafiiridde mu kabenje akagudde e Matugga ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu emmotoka bwetomedde piki piki bbiri okubadde abasaabaze ne baddusibwa mu ddwaliro lya magye e Bombo ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results